Bannabyabufuzi Abakazi Basisinkanye e Bulaaya -Switzerland

0
179

Ababaka ba palaamenti okwetolola ensi abegatira mukibina kyabwe ekya Forum for Women at the Inter-Parliamentary Union sibasanyufu olwa gavumenti ezenjawulo ezongedde okulemesa abakazi abawera okwesoga ebyobufuzi. Pulezidenti wekibina ekitaba ababaka abakyala wona munsi Gabriela Cuevas Barron okuva e mexico agambye kati ke kadde abakyala okutandika okulwanirira ebifo mu palamenti mu mawanga gaabwe ate mpozzi nezo eziri mu mutendera ogusukka amawanga.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here