Emirimu Gibadde Gyesibye Lwa Kadodi – Mbale

0
966

Abavunaanyizibwa ku kusala embalu mu bugisu baweze okuddamu okusala embalu n’okuzina mazina gakadodi agawerekera embalu okutuuka mu mwezi omutuufu mwebanaazisaliramu. Kino kiddiridde abantu abenjawulo okwemulugunya nti wamma abakikola kati basusseewo nga kati batandise kwonoona bwononyi saako okubamalako emirembe nga bakakalabya emirimu gyabwe.