Kiki Ekigaanye Sayaansi Okukola?

0
963

Okuva amasomo ga ssaayansi lwegafuulibwa ag’obuwaze gazze gakolebwa bubi nga kumpi buli bigezo lwebikomawo abayizi baba baagagudde okukira amalla Kino nno kyeraariikiriza nga kitta ekigenderererwa gavumenti kyeyasinziiraako era nga bingi byetaaga okukolebwa okwanguya ensomesa yamasomo gano