Omusumba Kaggwa Atabuse Lwa Musolo ku WhatsApp

0
920

Omusumba w’e sazza ly’e Masaka John Baptist Kaggwa alabudde gavument ku kabi eggwanga keryolekedde oluvanyma lw’okubinika emisolo kyenkana ku buli kintu ekikozesebwa mu ggwanga nga mwotadde ne mpuliziganya. Pulezidenti museveni yalagidde abavunaanyizibwa ku misolo okutandika okusolooza abantu abakozesa emikutu gimugatta bantu nga face book ne twitter eggwanika lyongere okuzitowa Omusasi waffe abaddeyo: