Obusozi Bw'ekibuga Obumanyi?

0
954

Kampala Kibuga ekitudde ku nsozi eziwera wadde nga zasooka zasooka kuba musanvu. Kyokka essonzi zi nasangwa kwekuyimiridde ebitebe ebiraga okukkiriza n’enkolagana eri wakati wa Uganda ne Katonda. Olwa leero tugenda kutunuliira essozi omusanvu okutudde ebitebe by’enzikiriiza zi nansangwa mu ggwanga.