Musiraamu Watoola Zaka?

0
924

Abakulira omulimu gwokugaba zaka wansi wekibiina kyabwe ekya House of Zakat and waqufu Uganda bagabye zaka gyebakunganyirizza omwaka ngebalirirwamu obukadde bwa siringi 900. Zaka etoolebwa buli musiraamu alina obusobozi era negabirwa abantu ba mitendera munaana naye ngabasinga okuweebwa bebawejjere.

TagsIslam