Okuwandiisa essimu kulimu okubuzaabuza!

0
847

Bannayuganda batandise okwemulugunya ku kiragiro ky’ekitongole ekirungamya ebyempuliziganya ekya UCC naddala ku kyokuyimiriza okugaba kaadi z’essimu mpozzi n’okuziwandiisa Walabiseewo okukubagana empawa ku kiragiro ngamaloboozi agamu gakkiriza okugaba essimu kuddemu ate amalala nga gakiwakanya negyebuli eno nga kino bannayuganda abasing kyebatategeera.