Minisita Namuganza Agasimbaganye N’abaamugoba

0
203

Wadde akabondo k’ababaka ba paalamenti abava e Busoga kassa envumbo ku Minisita omubeezi ow’ebyettaka era omubaka wa palaamenti owa Bukono Persis Namuganza okugenda mubitundu byabwe, alabika ebyasalibwawo teyabuwulira. Minisita Namuganza abadde Luuka south mu district ye Luuka kumukolo ogwetabiddwako nababaka abaamugoba mubitundu byabwe era n’aweebwa n’akazindalookwogerako eli abantu ababadde baagala okuwulira ebigambo bye. Baminisita ba Kyabazinga bakozesezza omukisa guno okubuulirira Namuganza okukyusa empisa ze.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here