Aba Tena Bavuddemu Omwasi

0
828

Ekibiina ekitwala omuzannyo gwa Tenna mu ggwanga ki Uganda Tenis Association kitegese emaka z’omuzannyo guno eziri ku ddaala lyensi yona. Okutandika nga 27th omwezi guno, abazannyi okuva mu mawanga agenjawulo bakweyiwa e lugogo okwetaba mu mpaka ezitumidwa Uganda Pro Circuit.