Abatta Kagezi Nakati Bakyabuze

0
787

Emyaka giweze esatu ng’abakuuma ddembe bakyanoonya abazigu abaatemula eyali omuwaabi wa Gavt Joan Kagezi eyattibwa ku nkomerero y’omwezi Ogwokusatu mu mwaka 2015. Kino nno kigulumbya ssaabawaabi wa gavumenti Mike Kibita omutwe ng’agamba nti ssinga Uganda yalina abantu abatendek obulungi nga n’ebikozsebwa mu mulimu gwabwe bimala, abaatemula kagezi ne Bannayuganda abalala ssinga bakwatibwa mu bwangu.