Amuriat Alabudde Abeesonsa Ku Besigye

0
181

Pulezidenti wa FDC Patrick Amuriat Oboi alabudde abasojja a Dr. Kiiza Besigye kuluwonzi nti alemessa abakulembeze mu FDC okukola nga ababuutikira nti bano bogeera byabutalimu . Oboi agamba nti abalina endowooza ekika kino beenonyeza byabwe kubanga Besigye nga omu kubatandisi ba FDC tayinza kudda bbali nga waliwo entekateeka zonna ezokulwanyisa banakyemalira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here