Abakozi Basse Mukama Wabwe

0
190

Omugaga ate nga musaawo mu ddwaliro erimu e kulu e Kampala atematemeddwa abakozi be kw’emu ku famu ze esangibwa mu district ye Luweero mu ssaza ly’e Bulemeezi. Ono abadde akedde okulambula emirimu egikolebwa abakozi ,ku famu ye okuli emwaanyi nebitooke, bamukakanyeko ne bamutematema nga Kigambibwa nti babadde nekigendelerwa ekyo kukuliita n’ensimbi zabadde nazo mu motoka ez’okugula ettaka mu bitundu byebiimu. Ono afudde nga atwalibwa mu ddwaliro okufuna obujanjabi wabula kitegelekese nti abakozi bano bakwatiddwa era nga bakumibwa ku polisi ye Bombo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here