Museveni Takyasaagira Muze Nguudo, Sentebe Bimusobedde

0
152

Ssentebe wa disitulikiti ye Bugiri Marijani Azalwa yafunye akaseera akazibu olunaku nga Omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni amukunya amunyonyole lwaki enguudo mudisitulikiti eno zikyali mumbeera mbi wadde nga gavumenti yawa buli disitulikiti ebyuma ebirima enguudo. Kino kyadiridde abatuuze okumugamba nti enguudo mukitundu kino ziri mumbeera mbi nyo ddala lwabamu kubakungu ba disitulikiti abegumbulidde omuze gwokupangisa ebyuma okukola emirimu emirala nebafuna ensimbi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here