Omusolo Gwawudde Abakulembeze

0
837

Wabalusee wo olutalo wakati w’abakulembeze ba district y’e Mityana n’omubaka omukyala owa district eyo, Judith Nabakooba lwa mubaka kugaana batuuze kusasula musolo gwabizimbe ng’agamba nti teguli mu mateeka. Ekisinze okunyiiza abakulembeze ye mubaka okubayita ababbi kyokka nga Nabakooba agamba nti ekyossi waakukimenyawoo kuggyako ng’abakulembeze bakyusiizza.

TagsTax