Bajeti Ya NIRA Mbu Ya Kicupuli
Ababaka ku kakiiko ka palaamenti akakola kubyokwerinda nensonga ezomunda mu gwanga batabukidde abakungu okuva mu kitongole ekikola ku ndaga muntu ekya NIRA okukomenkeleza nga babagobye okuva mu kakiiki. Ababaka okutuka okugoba abakungu baano kwekujja mu kakiiko nembalilira yekitongile etakakasibwa lukiiko lufuzi olwekitongole luyite Board ekintu ekitabudde ababaka