Lwaki Gavumenti Eyagala Abacuba?

0
858

Abasawo abeegattira mu kibiina ki Uganda Medical Association balabudde Government ku ky’okuleta abasawo Abacuba nga tebalanze mirimu gyebagenda kubawa. Abasawo bagamba kuba kubasosola na butabawa mukisa nga bannansi abalina obukugu, olwo emirimu negiweebwa abagwira.