Abalimi Bakyayukidde Ab'entebereza Y'obudde

0
1085

Newankubadde Bungereza yaakawa Uganda ekyuma ekipya ekiteebereza embeeray’obudde ate bo abalimi bavudde mu mbeera nebatabukira ekitongole kino lwakubawa mawulire amakyamu ekivuddeko okufiirizibwa okwamaanyi. Mu nsisikano gyeyabadde n’abatebeereza obudde abalimi bagamba mirundi mingi nga babuulirwa ebikwata ku ntebereza y’obudde naye ekyewuunyisa biyita kkuutwe olwo nebasiga nga tebayambiddwa.