Ssemaka Attiddwa Nasulibwa mu Kabuyonjo, Abaana Nomukyala Bakwatiddwa

0
923

Poliisi enkya yaleero egudde ku mulambo gweyali omubaliririzi w’ebitabo mu Kampuni ya Monitor nga guno bagusanze mu kinnya kya Kabuyonjo mu maka ge mwenyini. Ab’enju y’omugenzi Abel Katende babadde bawaaba ku Poliisi nga bweyabula nga 27 omwezi ogw’okuna, wabula gyebigweredde nga Maama n’abaana bakwatiddwa kubigambibwa nti bebatta omugenzi.