Gavumenti Erinda Ki Okuyamba Okulwanyisa ‘Army-worm’?

0
180

Abalimi ba Kasooli ababadde batawaanyizibwa akasaanyi bandifuna ku kamwenyumwenyu oluvannyuma lwabanoonyereza abamu okuvaayo nebategeeza nga bo bwebazudde eddagala erigoba akasaanyi kano. Bano abagamba nti eddagala lyabwe balijje mu nakavundira baagala gavumenti ebakwatizeeko mu kutunuulira nokwetegerza eddagala lyabwe kubanga abalikozesezzaako bazudde nti ddagala ttuufu.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here