Ababaka bakooye okubaswaza

0
834

Abamu ku babaka ba paalimenti baagala bamminisita abayitibwa mu kakiiko akanoonyereza ku by’ettaka basooke bade ebbali okwewala okutaataaganya okukolebwa akakiiko kano bano nga bali mu ofiisi
Mu mutima guno ne sipiika kadaga asabye ssaabamininisita annyonnyole ekinaddirira bamminisita bano olwo paalimenti emanye wetandikira