Abalimi bazzeemu buto okutya

0
78

Abalimi e Luweero mu Bulemeezi abasoba mu 10,000 Mulamba basattira olw’obusaanyi obulya kasooli ng’obuwendule obwolekedde okusaanyaawo emisiri gyabwe mu district eno kyokka ng’ate buzaala okufa.
Abamu ku balimi babadde n’essuubi ery’okwezimbira ennyumba ez’omulembe, oluvannyuma lw’amakungulaate abakugu nebakabatema nti nebwebayita obubi bw’obusaanyi buno gaba magi agalindiridde okwaluka kyebuva busasaanira buli wamu okusaanyaawo ennimiro.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here