Loodi meeya awakanyizza okwongeza omusolo

0
862

Lord Mayor wa kampala Salongo Erias Lukwago awakanyizza enteekateeka ebanjulidwa empya eyokwongeza omusolo ku basuubuzi okusobola okwongeza omusaala gwa bakozi mukitongole kino.
LUKWAgo agamba ekitongole kyebyamawulire mu KCCA kifuna ensimbi nnyingi nnyingi nga kyetagiisa kisalibweko sente zongeze abakozi.