Ebiku Byegiriisa e Buvanjuba

0
124

Ebiku bizinzeeko amaka agawerako mu disitulikiti y’e Tororo okuviira ddala mu nju zaabwe okutuuka mu biyungu. Abatuuze bagamba nti ate ebiku ebibasuza ku tebukye byava ku kufuuyira gavt kweyakola mu nju zaabwe omwaka oguwedde. wabula ku mulundi guno berayiridde okugaana enkola eno egenda okubeerawo omwezi ogujja. Amagombola agakoseddwa kuliko Rubongi, Osukuru, Kisoko, Mulanda n’amalala.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here