Ssaabapoliisi Ochola Asisinkanye Abasengeja

0
167
Ssaabaduumizi wa poliisi Okoth Ochola, asisinkanye abasunsuzi bamawulire mu ggwanga nekigendererwa kyokulongoosa nokulambulula enkolagana ya poliisi ne bannamwulire ezze ewenyera mu bbanga eriyise Bannamwulire baloopedde ssaabaduumizi omuggya ono ebizibu nemiziziko byebasanga mu ntambula yaabwe ne poliisi omuli okutimpulwanga olutatatadde, okukwekebwa amawulire agenkizo gebeetaaga ate n’abakungu ba poliisi okwepenanga bannamawulire mu kiseera mwebabeetaagira Ochola mu kubaanukula abakaasizza nti waakukokoma ku basajja be abafuuse bakaggogo abasusse okuleeta olukunya ku bannaamawulire ekikkakkanyizza obukugu bwa bannamawulire Boogedde ne ku nsonga eziwera ezeekuusa ku byokwerinda

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here