Eddagala Lya ‘Septrine’ Teririiwo

0
827

Bannayuganda abalina obulwadde n’akawuka akaleeta mukenenya baakulinda okutuuka mu mwezi ogw’omunaana okufuna eddagala lya septrin erirwanyisa eddwadde endala eziyinza okubalumba. Eddagala lya Septrini lifuuse lya kekwa mu malwaliro ga gavumneti nga kino abali mu byobulamu bagamba nti abagaba eddagala lino naddala Global Fund baakuddamu okugaba eddagala lino mu gwomunaana