Kitatta Azziddwayo mu Kaduukulu

0
886

Kkooti y’amagye nate egaanye okusaba kwokweyimirirwa okwakolebwa eyali omuyima wa Bodaboda 2010, ng’egamba abaagala okumweyimirira bantu ba bulijjo abatagwanidde kumweyimirira ngate kitatta amanyiddwa nnyo abantu abali mu magye ne poliisi Mu biralala ebimmisizza Kitatta okweyimirirwa bwebujulizi obuvannyuma obuzuuliddwa nga bulaga nti mu kukwatibwa kwa kitatta yasangibwa nemmundu ekika kya baasitoola bbiri nmmundu sseubwatuka ekika kya SMG eyalimu n’amasasi agawera