Poliisi Esobeddwa ku Kiwambabantu

0
905

Poliisi ekakasizza nti ekyalemeddwa okumanya ekigendererwa ekituufu eky’abawamba n’okutta abantu ekyongedde ebikolwa bino mu Uganda. Bino webiggyidde nga ne sipiika wa paalamenti, Rebecca Alitwala Kadaga ayagala Gavt ennyonnyole bunnambiro ekiwamba bantu ekiyitiridde.