Akakiiko K'ettaka Kalyakwekula Ebyama

0
1071

Omubalirizi Omukulu ow’ensimbi za gavumenti Lawrence Ssemakula alumiriza Minisita w’ebyettaka Betty Amongi okwekobaana n’abamu ku bakungu mu minisitule y’ebyensimbi kwossa akakiiko k’ebyettaka aka Uganda Land Commission nebabulankanya obuwumbi bw’ensimbi 158 za gavumenti. Ssamakula okwogera bino abadde mu kakiiko akanoonyereza ku mivuyo egyetobese ku ttaka aka kulemberwa Omulamuzi Catherine Bamugemereire oluvanyuma lwo kuwosako ekibaluwa kibakuntumye