Ayagala Obukulembeze Faayo

0
1028

Wano mu Uganda waliwo ebibiina by’obufuzi ebikunukkirizza mu 40 kyokka ekyewuunyisa nti bingi kubyo biwulikikannyo mubiseera by’okulonda songa bwegutuuka kunsonga eziruma Bannayuganda tebiwulikika so nga n’ababikulira tebanyega mu kiseera ky’okwogera kubiruma bannansi. Mwambutsya Ndebesa, asomesa ebyobufuzi kuttendekero ekkulu e Makerere agamba nti Bannayuganda kino bakyewuunyiza bwerere kubanga Bannabyabufuz ibawano baling nkuba olwaleero etonnya ate enkya omusana negwaka.

More News