Bano Nabo Bazze Okulamaga? Omwenge N'ennyama Bibasingidde Emissa

0
928

Yadde nga abalamazi baakalaatirwa obutadda mu kulya na kunywa nga batuuse e Namugongo, bangi kubbo byabayita ku mitwe era nga mmisa wetandikidde nga abalamazi abasinga bali mu kwecakalira na kutamiira nga nabamu ebigambo tebikyayatuka songa evumbe ly’empunu teribalese kyekimu.