Museveni Asiimye Entegeka Za Eklwzia, Ayagala B'abasiraamu Bajjukirwe

0
876

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni eyasoose ku kiggwa ky’abakristaayo atuuse kuky’Abakatoliki kussaawa nga munaana ez’emisananga ne missa ewedde era nga wano yetondedde abantu olw’okutuuka ekikerezi. Wano okwogera kwe akwesigamizza nnyo kubyawandiikibwa okuva mu kitabo ekitukuvu, kumpi ngabw’akoze ku luuyi lw’abakristaayo.