Okwogera kwa Museveni Enkya

0
606

Nga Presidenti Museveni ateekateeka okwogera eri eggwanga olunaku olw’enkya, ababaka ba paalamenti boogedde biki byebagala enjogera ya pulezidenti kweba eteeka essira ku lw’obulungi bwa bannayuganda. Ababaka bano bagambye nti wadde Museveni yabasuubiza nti ekisanja eky’omulundi guno temulu kunaanya era nebakituuma kisanja Hakuna muchezo, wabula bw’obutunulira ebigenda mu maaso kirabika muchezo gwenyini oguwedde emirimo.

More News