Okusunsulamu Abavuganya Kutandise

0
828

Eyaliko President wa FDC Rtd Col Kiiza Besigye nomubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu leero bayungumiiza ekibuga Bugiri nga buli omu ali ku ludda lwa njawulo mu kuwandiisa abaagala ekifo ky’omubaka w’e kibuga Bugiri. Dr Besigye awagira akwatidde FDC bendera Eunice Namatende wabula atte ye Robert Kyagulanyi Ssentamu awagira Asuman Basalirwa.