Enduulu N'emiranga mu Ndeeba Lwa Muliro

0
894

Omuliro gukutte mu Ndeeba amaduuka agatunda ebikozesebwa awaka negateta negaggwaawo era ebyamaguzi bingi nebifuuka vvu. Abasuubuzi batubuulide nti yadde nga tebakakasa kivuddeko muliro guno, olunwe balusonze mu masannyalaze kuba mu maduuka gaabwe temuli kirala kiyinza kuvaako muliro.