Enkaayana Ly'ettaka Lyeyongera e Mubende

0
888

Abatuuze kukyalo Gogonya mu gombolola Y’E kitenga mu district ye Mubende nga bano baluganda abakulembedwamu katende francis lwandugwa ne Naiga Rebecca katono ebifuba bibabugume ne manager womu gaga Obeya kazoora ,ngentabwe eva kutaka ne nte zaabwe ngabalumiriza omugagga obeya okubagobaganya nabatwalako ettaka lyabwe elya yiika 200 nga talina kyapa kyoka natakomawo natwaliramu ente zabwe 86 kyebayise okuzibba. Okutuka okutabuka kidiride abantu bano okuwabira omugagga okubba ente zabwe ngensonga zino zatuuka mu kooti ne ku poliisi oluvanyuma poliisi nebategeza nti ente ezirina era baali baakuzibawa