Abantu mu Arua Bakambwe Nnyo, Banyiivu Lwa Kufwa kwa Abiriga

0
176

Abakungubaazi mu Arua bakoze effujjo elitagambika ng’omulambo gwabadde omubaka wabwe Ibrahim Abiriga gutusiibwa. Bano bonoonye ebintu omuli n’okwookya emotoka za poliisi. Basoose kugya sanduuke z’abagenzi mu motoka mwezigidde era ne bazetiika ku mitwe. Kyoka abebyokwerinda baabagumbuludde era abasinga emisinde n’egibeyimiriira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here