Muntu Ayogedde ku Kutta Abiriga

0
237

Eyali ssentebe wa FDC Gen. Mugisha Muntu ayanukudde pulezidenti Museveni olw’okusonga olunwe ku njawukana mu by’obufuzi nti zezaaviiriddeko okutemula eyabadde omubaka w’ekibuga Arua, kati omugenzi Ibrahim Abiriga. Muntu ategeezezza nti wateekeddwa okubaawo okunoonyereza okwekikugu kuba okusimba ennwe mu njawukana z’eby’obufuzi kyandiviirako abantu okuttingana.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here