Kayihura Bamuleese mu Nnyonyi Okuva e Lyantonde

0
833

Abantu be lyatonde naddala ku kyalo kasagama basiibye bekuba obwaama olwa amaggye agabadde mu makka g’eyali omudumiizi wa poliisi gen. Kale Kayihura.Naye oluvanyuma lw’okulindira ebbanga nga tebalaba kivaayo,ennyonyi namunkanga eyamaggye eggye Ge. Kayihura mu maka ge n’emuleeta ku kitebe ky’amaggye e Mbuya.