King Kong Afudde, Kitalo!

0
1123

Kazannyirizi King Kong abadde amanyikiddwa ennyo mu kuzina amazina n’okugegenya ng’amannya ge amatuufue ye Hassan Lumu afudde enkya ya leero mu ddwaliro lya Kisansa medical clinic e Kanyanya.
Abakungubazi betusanze ku kalwaliro waafiiridde bategeezezza Nbs nga King Kong bwabadde omuntu wa bantu era okufa kwe kubakubye entiisa yamaanyi.