Okulonda Kuyiise Ewamu mu Kibuga

0
140

Okulonda Ssentebe w’Ekyalo Nakivubo road mu katale kewa Kisekka mu Kampala kubaddemu ebirumira nga okuva obwenkya abalonzi, abakuuma ddembe n’abalondesa batuula bufofofo okwolukalala lw’balonzi olubadde lutankanibwa. Zigenze okuwera saawa mwenda ez’eggandaalo nga okuteereeza enkalala z’abalonzi lwekuggwa.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here