Akakiiko k’ebyokulonda Katangazizza ku mivuyo mu Kulonda Kwa LC

0
179

Akakiiko k’eby’okulonda mu ggwanga katangaazizza ku mivuyo egyeyolekedde mu kulonda bassentebe b’ebyalo nga kalumiriza nti abaatandise effujjo beebo ate abaagaana okwewandiisa okulonda Mu ngeri yemu akakiiko kalabudde bassentebe abakadde okuwaayo sitampu nebikozesebwa ebirala mu bwangu eri bassentebe abaggya basobole okutandika emirimu gyabwe

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here