Nsala ya Kkooti ku Musango Gw’okukyusa Ssemateeka Esembedde

0
218

Oluvannyuma lwebbanga naga kkooti ejulirwamu tewa nsala yaayo mu musango gw’okukyusa ssemateeka okuggyamu ekkomo ku myaka omuntu kwakoma okwesimbawo,kkooti etaddewo olwa 26 omwezi guno okusalirako omusango guno Okusinziira ku vicent Mugabo omwogezi wa kkooti, abalamuzi bamaze okutegeka ensala yaabwe era nga balinze kugusala mwezi guno

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here