Aba FDC Babadde Naluwerere

0
765

Bannakibiina ekivuganya gavumenti ki FDC olukubye olukungaana gagadde mu kibuga Naluwerere Asuman Basalirwa gyazaalwa ne beewaana nti akalulu kabali mu Ttaano. Bano nga bakulembeddwamu Ssentebe wekibiina muggwanga Ambassador Waswa Biriggwa babadde bawerekeddeko omuntu wabwe Eunice Namatende avuganya kukifo kyomubaka wa Bugiri Municipality mukakuyege gwebaliko okuperereza obululu