Pikipiki Z’empaka, Abavuzi Abasinga Bagenda mu za Afirika

0
960

Abavuzi ba piki piki z’empaka okuli Maxim Van Pee bawele okukola obulungi mu mpaka za MX5 ez’omulubdi okwokutaano okwetaba mu za Africa ezinabela ezambia omweezi oguja. Empaka zino zigenda kubeela e Busiika nga 27 omweezi guno ate abatano mu buli kibinja be banakilira Uganda mu za Africa e Zambia.