Gavumenti Eyolekedde Okufiirwa Eza SACCO

0
719

Ekitongole kya gavumenti ekivunanyizibwa ku bibina byobwegasi ekya micro finance support center kili kundebolebo yakufirwa obukadde 668 eza Uganda oluvanyuma lyabakulembeze bebibina bino okudduka ne sente ezabawebwa okuwola abantu. Okusinzira ku Godfrey Mangeni okuva mukitongole kya Micro finance support centre newakubadde bafubye okusomesa abantu nga tebannabawola naye bo bannakampala babalaze kyebayita ekibuga

TagsSACCO