Bugirimaani Ekkaanyizza Ne Buganda

0
867

Omubaka wa Bugirimaani mu Uganda leero asisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga nebogera kunsonga ezenjawulo nga essira basinze kuliteeka kubyakusiga nsimbi naddala mu bulimi. Albrecht Conze ategezezza Katikkiro Mayiga nga bugirimaani bweri enetegefu okukolagana ne Buganda okuleeta kuno abasigansimbi okukulaakulanya ebyobulimi