E Bugiri Teri Mboozi Yonna, Kalulu Kkoka

0
824

Ekibuga Bugiri kyakaayakanye mu langi ez’enjawulo ng’abesimbyewo banoonya akalulu ku lunaku olusembayo. Bano abasitudde abanene okuli president Museveni ssentebe wa NRM, Munna FDC Dr kizza Besigye nga n’obubaka wa Kyaddondo Robert Kyagulanyi talutumiddwa mwana.