Ebimu Byetaaga Bakuze Mu Myaka

0
887
Senkulu wa Salam Tv ne Pearl radio Haj Karim Kaliisa awabudde ku kya bavubuka okwenyigira mu kulonda kwa LC okwaakagwa nga agamba bino ebifo abavubuka baandibirekedde abantu abasusse kumyaka olwobuvunaanyizibwa obuboorekedde. Karim Kaliisa abadde ku mukolo gwa Mende Kalema secondary mwebavuganyizza mubitone.