Ensero Z’abato Mu Uganda

0
907
Empaka z’omuzannyo gw’ensero ogw’abaana abali wansi w’emyaka 12 ziyindidde ku kisaawe kya Nakasero primary era abayizi bazettanidde. Okusinzira ku Joy Olinga Kamisona wa FIBA ekitongere ekitwala omuzannyo gw’ensero munsi yoona, empaka zino zakutandika okutegekebwa buli mwaka ku lw’okutumbula ebitone by’abaana.