Osei Tutu Azze Ku Jubileewo
Ssaabasajja kabaka ku matikkira ga Jubireewo ag’omwaka ogwa 25 yayise omugenyi ow’enjawulo nga yemukulembeze ow’enono okuva mubukulembeze bwe nono obwa Ashante mu Ghana ayitibwa Osei Tutu II. Omugenyi ono atuuse kuno olunaku olwaleero eranga ssabasajja Kabaka asuubirwa okumwanirirza mu butongole olunaku lwenkya ku Bulange e Mengo.